Yoweeri 3:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Misiri erifuuka amatongo
n’ensi ya Edomu erifuuka ddungu jjereere
olw’ebikolobero bye baakola ku bantu ba Yuda,
ensi mwe battira abantu abatalina musango.
Joel 3:19
New International Version
Joel 3:19
King James Version
19 Egypt shall be a desolation, and Edom shall be a desolate wilderness, for the violence against the children of Judah, because they have shed innocent blood in their land.
Read full chapter
Zabbuli 137:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Jjukira, Ayi Mukama, batabani ba Edomu kye baakola,[a]
ku lunaku Yerusaalemi lwe kyawambibwa;
ne baleekaana nti, “Kisuule,
kimalirewo ddala n’emisingi gyakyo.”
Footnotes
- 137:7 Nebukadduneeza bwe yazikiriza Yerusaalemi, bazzukulu ba Edomu baasanyuka okulaba ng’abalabe baabwe Abayisirayiri bazikiridde. Kino kyali kibi nnyo kubanga Abayisirayiri ne bazzukulu ba Edomu baaluganda. Bazzukulu ba Edomu bava mu Esawu
Psalm 137:7
New International Version
Psalm 137:7
King James Version
7 Remember, O Lord, the children of Edom in the day of Jerusalem; who said, Rase it, rase it, even to the foundation thereof.
Read full chapter
Amosi 1:11-12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,
“Olw’ebyonoono bya Edomu ebisatu,
weewaawo ebina, siriggyawo busungu bwange.
Kubanga yayigganya muganda we n’ekitala
awatali kusaasira,
obusungu bwabwe ne bubuubuuka obutakoma
era ne batabusalako.
12 (B)Ndiweereza omuliro ku Temani
oguliyokya ebigo bya Bozula.”
Amos 1:11-12
New International Version
11 This is what the Lord says:
Amos 1:11-12
King James Version
11 Thus saith the Lord; For three transgressions of Edom, and for four, I will not turn away the punishment thereof; because he did pursue his brother with the sword, and did cast off all pity, and his anger did tear perpetually, and he kept his wrath for ever:
12 But I will send a fire upon Teman, which shall devour the palaces of Bozrah.
Read full chapter
Ezeekyeri 35:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Ndikufuula matongo emirembe gyonna, so tewaliba alibeera mu bibuga byo, olyoke omanye nga nze Mukama.
Read full chapter
Ezekiel 35:9
New International Version
9 I will make you desolate forever;(A) your towns will not be inhabited. Then you will know that I am the Lord.(B)
Ezekiel 35:9
King James Version
9 I will make thee perpetual desolations, and thy cities shall not return: and ye shall know that I am the Lord.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.