Add parallel Print Page Options

36 (A)Abasajja abo Musa be yatuma okuketta ensi ne bakomawo ne beemulugunyiza ekibiina ky’abantu bonna nga babaleetedde obubaka obutaali bulungi ku nsi eri, era ne babubunyisa mu bantu,

Read full chapter

36 So the men Moses had sent(A) to explore the land, who returned and made the whole community grumble(B) against him by spreading a bad report(C) about it—

Read full chapter

37 (A)abasajja abo abaaleeta obubaka obutaali bulungi ne babubunyisa mu bantu kawumpuli n’abattira awo mu maaso ga Mukama Katonda.

Read full chapter

37 these men who were responsible for spreading the bad report(A) about the land were struck down and died of a plague(B) before the Lord.

Read full chapter

13 (A)“ ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti, Kubanga abantu baboogerako nti, “Musaanyaawo abantu ne mumalawo ezzadde lye ggwanga lyammwe,”

Read full chapter

13 “‘This is what the Sovereign Lord says: Because some say to you, “You devour people(A) and deprive your nation of its children,”

Read full chapter

14 kyemuliva mutaddayo kusaanyaawo bantu newaakubadde okubamalako ezzadde ly’eggwanga lyo, bw’ayogera Mukama Katonda.

Read full chapter

14 therefore you will no longer devour people or make your nation childless, declares the Sovereign Lord.

Read full chapter

(A)“Nazikiriza Abamoli ku lwabwe
    newaakubadde nga baali bawanvu ng’emivule
    era nga ba maanyi ng’emyera.
Nazikiriza ebibala ebyali waggulu
    okutuuka ku mirandira egyali wansi.

Read full chapter

“Yet I destroyed the Amorites(A) before them,
    though they were tall(B) as the cedars
    and strong as the oaks.(C)
I destroyed their fruit above
    and their roots(D) below.

Read full chapter