Add parallel Print Page Options

(A)Omuwala wa Sayuuni alekeddwa
    ng’ensiisira esigadde mu nnimiro y’emizabbibu,
ng’ekiwummulirwamu mu nnimiro y’emyungu[a],
    ng’ekibuga ekizingiziddwa.
(B)Singa Mukama ow’Eggye
    teyatulekerawo bantu abatonotono abaasigalawo
twandibadde nga Sodomu,
    twandifuuse nga Ggomola.

10 (C)Muwulirize ekigambo kya Katonda
    mmwe abafuzi ba Sodomu!
Musseeyo omwoyo eri okuyigiriza kwa Katonda waffe
    mmwe abantu b’e Ggomola!

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:8 emyungu ziba bika bya nsujju; emu eyitibwa omungu

Daughter Zion(A) is left(B)
    like a shelter in a vineyard,
like a hut(C) in a cucumber field,
    like a city under siege.
Unless the Lord Almighty
    had left us some survivors,(D)
we would have become like Sodom,
    we would have been like Gomorrah.(E)

10 Hear the word of the Lord,(F)
    you rulers of Sodom;(G)
listen to the instruction(H) of our God,
    you people of Gomorrah!(I)

Read full chapter