Add parallel Print Page Options

16 (A)Abazzukulu b’Omukeeni, mukoddomi wa Musa ne bava mu kibuga eky’enkindu ne bagendera wamu n’abasajja ba Yuda ne batuuka mu ddungu lya Yuda eryali mu bukiikaddyo obwa Aladi ne babeera wamu n’abantu baayo.

Read full chapter

16 The descendants of Moses’ father-in-law,(A) the Kenite,(B) went up from the City of Palms[a](C) with the people of Judah to live among the inhabitants of the Desert of Judah in the Negev near Arad.(D)

Read full chapter

Footnotes

  1. Judges 1:16 That is, Jericho

29 (A)Awo Musa n’agamba mukoddomi we Kobabu mutabani wa Leweri Omumidiyaani nti, “Tusitula okutambula okugenda mu kifo Mukama kye yatugamba nti, ‘Ndikibawa.’ Kale nno, jjangu tugende ffenna tulikuyisa bulungi, kubanga Mukama yasuubiza Isirayiri ebintu ebirungi.”

Read full chapter

29 Now Moses said to Hobab(A) son of Reuel(B) the Midianite, Moses’ father-in-law,(C) “We are setting out for the place about which the Lord said, ‘I will give it to you.’(D) Come with us and we will treat you well, for the Lord has promised good things to Israel.”

Read full chapter

33 N’ensalo yaabwe n’eva ku mwera oguli mu Zaanannimu e Kerefu ne Adaminekebu ne Yabuneeri okutuuka ku Lakkumu n’eryoka ekoma ku mugga Yoludaani.

Read full chapter

33 Their boundary went from Heleph and the large tree in Zaanannim,(A) passing Adami Nekeb and Jabneel(B) to Lakkum and ending at the Jordan.

Read full chapter