Add parallel Print Page Options

168 (A)Buli kye nkola okimanyi,
    era olaba nga bwe nkwata ebiragiro byo.

Read full chapter

(A)Naye tebalowooza
    nga nzijukira ebikolwa byabwe byonna ebibi.
Ebibi byabwe bibazingizza,
    era mbiraba.

Read full chapter

16 (A)Ddala ku olwo bw’olibala ebigere byange,
    naye tolyekaliriza bibi byange.

Read full chapter

(A)Amakubo gange gonna tagalaba,
    era tamanyi ntambula yange?

Read full chapter

21 (A)“Amaaso ge gatunuulira amakubo g’abantu;
    atunuulira buli kigere kye batambula.

Read full chapter

(A)Amaaso ga Mukama galaba buli wantu,
    alaba abatuukirivu n’abakozi b’ebibi.

Read full chapter

17 (A)Amaaso gange galaba buli kye bakola, tebinkwekeddwa wadde obutali butuukirivu bwabwe okuunkwekebwa.

Read full chapter

19 (A)ebigendererwa byo nga binene era n’ebikolwa byo nga bikulu. Amaaso go gatunuulidde amakubo gonna ag’abantu, osasula buli muntu ng’enneeyisa ye bweri era ng’ebikolwa bye bwe biri.

Read full chapter

13 (A)Katonda amanyi ebintu byonna, so tewali kitonde na kimu ekikwekeddwa amaaso ge. Alaba buli kintu, era tulyogera mazima nga tumutegeeza buli kimu.

Read full chapter