Add parallel Print Page Options

15 (A)Mu kirooto mu kwolesebwa ekiro
    ng’otulo tungi tukutte abantu
    nga beebase ku bitanda byabwe,

Read full chapter

18 (A)aziyize emmeeme ye okukka mu bunnya,
    n’obulamu bwe buleme okuzikirira n’ekitala.

Read full chapter

(A)Ne ndoota ekirooto ekyantiisa; bwe nnali nga ngalamidde ku kitanda kyange, ne ndaba ebifaananyi mu kwolesebwa, ebyantiisa.

Read full chapter

(A)Awo ku makya Falaawo ne yeeraliikirira; n’atumya ne baleeta abalogo bonna ab’e Misiri, n’abagezigezi baamu bonna; Falaawo n’abategeeza ekirooto kye, kyokka ne watabaawo n’omu eyasobola okukivvuunulira Falaawo.

Read full chapter

Moluddekaayi Aweebwa Ekitiibwa

(A)Ekiro ekyo Kabaka teyayinza kwebaka; era n’alagira ekitabo eky’ebijjukizo eky’ebigambo ebya buli lunaku, bisomebwe mu maaso ge.

Read full chapter

18 (A)Awo kabaka n’addayo mu lubiri lwe, naye n’atalya kintu na kimu ekiro ekyo, era n’atakkiriza kusanyusibwa, n’otulo ne tumubula.

Read full chapter