Add parallel Print Page Options

21 (A)N’abajaasi be abapangise
    bagezze ng’ennyana.
Nabo bajja kukyuka badduke,
    tebaasobole kuyimirirawo,
kubanga olunaku olw’ekikangabwa lubajjira,
    ekiseera kyabwe eky’okubonerezebwa kisembedde.

Read full chapter

29 (A)Weema zaabwe n’ebisibo byabwe bya kutwalibwa;
    enju zaabwe ziryetikkibwa
    n’ebintu byabwe byonna n’eŋŋamira zaabwe.
Abasajja balibakanga nga bawowoggana nti,
    ‘Akabi kavudde ku buli ludda!’

Read full chapter