Add parallel Print Page Options

25 (A)Togeza kugenda mu nnimiro
    newaakubadde okutambulira mu kkubo;
kubanga omulabe abunye wonna wonna
    n’entiisa ejjudde mu bantu.

Read full chapter

(A)Kiki kye ndaba?
    Batidde,
badda ennyuma,
    abalwanyi baabwe bawanguddwa.
Badduka mu bwangu
    awatali kutunula mabega,
    era waliwo okufa ku buli luuyi,”
    bw’ayogera Mukama Katonda.

Read full chapter