Add parallel Print Page Options

10 (A)Naye olunaku olwo lwa Mukama, Mukama Katonda ow’Eggye,
    olunaku olw’okuwalanirako eggwanga, olw’okusalira abalabe omusango.
Ekitala kijja kulya nga kimaliddwa,
    okutuusa nga kyemazeeko ennyonta y’omusaayi.
Kubanga Mukama, Mukama Katonda ow’Eggye,
    alibawaayo babeere ng’ekiweebwayo mu nsi ey’obukiikakkono ku Mugga Fulaati.

Read full chapter

16 (A)Olwo abalangira bonna ab’oku lukalu lw’ennyanja baliva ku ntebe zaabwe ez’obwakabaka ne bambulamu ebyambalo byabwe ne baggyako n’engoye zaabwe ez’emiddalizo. Mu kutya okungi, balituula wansi ku ttaka, nga bakankana buli kaseera nga basamaaliridde.

Read full chapter

35 (A)Abantu bonna ab’oku lubalama lw’ennyanja
    bafunye ensisi,
era ne bakabaka baabwe bajjudde entiisa
    tebafaananika mu maaso olw’entiisa.

Read full chapter