Add parallel Print Page Options

(A)Walibeerawo olunaku
    abakuumi lwe balikoowoola ku busozi bwa Efulayimu nti,
‘Mujje, tugende ku Sayuuni,
    eri Mukama Katonda waffe.’ ”

Read full chapter

11 “Era amawanga mangi galyegatta ku Mukama ku lunaku olwo, era balibeera bantu bange, era nange nnaabeeranga wakati mu ggwe, naawe onootegeera nga Mukama ow’Eggye ye yantuma gy’oli.

Read full chapter

16 (A)Abo abalisigalawo ku mawanga agaalumba Yerusaalemi banaayambukanga buli mwaka okusinza Mukama kabaka ow’Eggye era n’okukwatanga embaga ey’ensiisira.

Read full chapter

(A)Mukama mulungi, era wa mazima,
    noolwekyo ayigiriza aboonoonyi ekkubo lye.
(B)Abawombeefu abaluŋŋamya mu kkubo ettuufu
    n’abayigiriza ekkubo lye.

Read full chapter

13 (A)N’abaana bo bonna baliyigirizibwa Mukama;
    n’emirembe gy’abaana bo giriba mingi.

Read full chapter