Add parallel Print Page Options

(A)Kaakano ŋŋenda kuwaayo amawanga gammwe eri omuddu wange Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni, n’ensolo ez’omu nsiko nzija kuziteeka wansi we.

Read full chapter

12 (A)Alutagizerugizi, kabaka wa bakabaka,

Eri Ezera kabona era omunnyonnyozi w’amateeka ga Katonda w’eggulu:

Nkulamusizza.

Read full chapter

37 (A)Ggwe, ayi kabaka, ggwe kabaka wa bakabaka, Katonda ow’eggulu gwe yawa obwakabaka, n’obuyinza, n’amaanyi, n’ekitiibwa;

Read full chapter

24 (A)Balikulumba nga balina amagaali, n’ebiwalulibwa n’ekibiina eky’abantu; balyesega ne beetereeza mu bifo byabwe ne bakulumba enjuuyi zonna nga bakutte engabo ennene n’entono nga bambadde n’enkuufiira ez’ebyuma. Ndikuwaayo mu mukono gwabwe ne bakusalira omusango, era balikubonereza ng’amateeka gaabwe bwe gali.

Read full chapter

(A)Engabo z’eggye erikutabadde zonna myufu
    n’engoye ze bambadde nazo bwe zityo.
Amagaali g’ebyuuma gamasamasa
    ku lunaku lwe gategekebwa,
    era n’amafumu gagalulwa mu ngeri ey’entiisa!
(B)Amagaali g’abalwanyi gatayira mu nguudo,
    gadda eno n’eri,
galabika ng’emimuli egyaka,
    gamyansa ng’eggulu.

Read full chapter