Add parallel Print Page Options

30 (A)Awo Isaaka n’abakolera ekijjulo ne balya ne banywa. 31 (B)Ku makya ennyo ne bagolokoka ne balayiriragana, Isaaka n’abawerekerako ne bava gy’ali mirembe.

32 Ku lunaku olwo lwennyini, abaddu ba Isaaka ne bajja ne bamutegeeza eby’oluzzi lwe baasima, ne bamugamba nti, “Tuzudde amazzi.”

Read full chapter