Add parallel Print Page Options

37 (A)Mukama wange yandayiza n’aŋŋamba nti, ‘Towasizanga mutabani wange mukazi ava mu Bakanani ba nnyini nsi mwe mbeera. 38 (B)Wabula oligenda mu nnyumba ya kitange, mu bantu bange, n’owasiza mutabani wange omukazi okuva omwo.’

39 (C)“Ne mbuuza mukama wange nti, ‘Omukazi bw’atalikkiriza kujja nange?’

Read full chapter