Add parallel Print Page Options

24 (A)N’amuddamu nti, “Ndi muwala wa Besweri, mutabani wa Mirika gwe yazaalira Nakoli.” 25 N’ayongerako nti, “Tulina omuddo omukalu n’emmere endala ebimala, era n’ekisenge eky’okusulamu tukirina.”

26 (B)Awo omusajja n’akutamya omutwe gwe n’asinza Mukama.

Read full chapter