Add parallel Print Page Options

(A)Era bino bye bifa ku lulyo lwa Yakobo:

Yusufu bwe yali nga wa myaka kkumi na musanvu ng’ali ne baganda be batabani ba Biira ne Zirifa, nga balunda ekisibo ky’endiga, Yusufu n’ategeezanga Yakobo kitaabwe ebintu ebibi bye baakolanga.

Read full chapter

This is the account(A) of Jacob’s family line.

Joseph,(B) a young man of seventeen,(C) was tending the flocks(D) with his brothers, the sons of Bilhah(E) and the sons of Zilpah,(F) his father’s wives, and he brought their father a bad report(G) about them.

Read full chapter

21 (A)Dawudi n’atuuka eri Sawulo, n’afuuka omu ku baweereza be. Sawulo n’amwagala nnyo, era n’amufuula omu ku abo abaasitulanga ebyokulwanyisa bye.

Read full chapter

21 David came to Saul and entered his service.(A) Saul liked him very much, and David became one of his armor-bearers.

Read full chapter

19 (A)Kabaka n’ayogera nabo, ne mutalabika mu bo bonna eyenkanaankana nga Danyeri, ne Kananiya, ne Misayeri ne Azaliya mu kutegeera; kyebaava baweebwa emirimu egy’obuvunaanyizibwa mu lubiri lwa kabaka.

Read full chapter

19 The king talked with them, and he found none equal to Daniel, Hananiah, Mishael and Azariah; so they entered the king’s service.(A)

Read full chapter