Add parallel Print Page Options

Endagaano ya Mukama ne Ibulaamu

15 (A)Ebyo nga biwedde, ekigambo kya Mukama ne kijjira Ibulaamu mu kwolesebwa nti,

“Totya Ibulaamu,
    Nze ngabo yo
    era empeera yo ennene ennyo.”

Read full chapter

(A)Katonda n’ayogera ne Isirayiri mu kwolesebwa ekiro, n’amuyita nti, “Yakobo, Yakobo?”

N’amuddamu nti, “Nze nzuuno.”

Read full chapter

And God spoke to Israel(A) in a vision at night(B) and said, “Jacob! Jacob!”

“Here I am,”(C) he replied.

Read full chapter

10 “Mu kiseera ensolo mwe ziwakira, naloota nga nnyimusa amaaso gange nga ndaba embuzi ennume nga zirinyira enkazi eza biwuuga n’eza bugondogondo n’eza kiweewoweewo.

Read full chapter

10 “In breeding season I once had a dream(A) in which I looked up and saw that the male goats mating with the flock were streaked, speckled or spotted.

Read full chapter

(A)Mukama n’alabikira Sulemaani ekiro mu kirooto e Gibyoni, Katonda n’amugamba nti, “Saba ky’oyagala kyonna kye mba nkuwa.”

Read full chapter

At Gibeon the Lord appeared(A) to Solomon during the night in a dream,(B) and God said, “Ask(C) for whatever you want me to give you.”

Read full chapter

Omwana mukulu okusinga bamalayika

(A)Edda, Katonda yayogeranga ne bajjajjaffe mu ngeri nnyingi ez’enjawulo ng’ayita mu bannabbi;

Read full chapter

God’s Final Word: His Son

In the past God spoke(A) to our ancestors through the prophets(B) at many times and in various ways,(C)

Read full chapter