Add parallel Print Page Options

Ate mmulondeddeko Okoliyaabu mutabani wa Akisamaki, ow’omu kika kya Ddaani, okumuyamba.

“Era abakugu abakola ebintu byonna ebya buli ngeri, mbawadde amagezi okukola bino byonna bye nkulagidde:

(A)“Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu,

n’Essanduuko ey’Endagaano n’ekibikkako eky’entebe ey’okusaasira,

awamu n’ebikozesebwa byonna mu Weema ya Mukama,

(B)emmeeza n’ebigenderako,

ekikondo ekya zaabu omuka eky’ettaala n’ebigenderako,

n’ekyoto eky’obubaane,

Read full chapter