Add parallel Print Page Options

(A)n’agusuula mu bunnya obutakoma era n’agusibiramu n’ateekako n’envumbo guleme kulimbalimba mawanga nate okutuusa ng’emyaka olukumi giweddeko. Bwe giriggwaako, Setaani ng’asumululwa okumala akaseera katono.

Read full chapter

He threw him into the Abyss,(A) and locked and sealed(B) it over him, to keep him from deceiving the nations(C) anymore until the thousand years were ended. After that, he must be set free for a short time.

Read full chapter

10 (A)Awo Setaani eyabalimbalimba n’asuulibwa mu nnyanja ey’omuliro eyaka ne salufa, omuli ekisolo ne nnabbi ow’obulimba era banaabonyaabonyezebwanga emisana n’ekiro emirembe n’emirembe.

Read full chapter

10 And the devil, who deceived them,(A) was thrown into the lake of burning sulfur,(B) where the beast(C) and the false prophet(D) had been thrown. They will be tormented day and night for ever and ever.(E)

Read full chapter

(A)“Omwana w’omuntu tunuuliza amaaso go eri Googi ow’omu nsi ya Magoogi, omulangira omukulu owa Meseki ne Tubali, owe obunnabbi gy’ali,

Read full chapter

“Son of man, set your face against Gog,(A) of the land of Magog,(B) the chief prince of[a] Meshek and Tubal;(C) prophesy against him

Read full chapter

Footnotes

  1. Ezekiel 38:2 Or the prince of Rosh,

39 (A)“Omwana w’omuntu, wa obunnabbi ku Googi oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti, Nkulinako ensonga ggwe Googi, omulangira omukulu owa Meseki ne Tubali.

Read full chapter

39 “Son of man, prophesy against Gog(A) and say: ‘This is what the Sovereign Lord says: I am against you, Gog, chief prince of[a] Meshek(B) and Tubal.(C)

Read full chapter

Footnotes

  1. Ezekiel 39:1 Or Gog, prince of Rosh,

14 (A)Abo be baddayimooni abakozi b’ebyamagero abateesa n’abafuzi bonna ab’oku nsi okukuŋŋaana okulwana ne Katonda Ayinzabyonna ku lunaku olw’olutalo.

Read full chapter

14 They are demonic spirits(A) that perform signs,(B) and they go out to the kings of the whole world,(C) to gather them for the battle(D) on the great day(E) of God Almighty.

Read full chapter

12 (A)Bwe kityo bangi ne bava mu muntu omu eyali omukadde ennyo ne baba bangi nnyo ng’emmunyeenye ez’oku ggulu, era ng’omusenyu oguli ku nnyanja ogutabalika.

Read full chapter

12 And so from this one man, and he as good as dead,(A) came descendants as numerous as the stars in the sky and as countless as the sand on the seashore.(B)

Read full chapter