Add parallel Print Page Options

Amannya g’abo Abaazimba Bbugwe

(A)Awo Eriyasibu kabona asinga obukulu wamu ne baganda be bakabona ne batandika okukola n’okuddaabiriza Omulyango gw’Endiga. Ne baguwonga eri Mukama, ne bazzaamu n’enzigi zaagwo. Ne bakola okutuukira ddala ku Munaala gwe Kikumi, n’okweyongerayo okutuuka ku Munaala gwa Kananeri, ekifo kyonna ne bakiwonga eri Mukama.

Read full chapter

10 (A)Yesuwa yali kitaawe wa Yoyakimu,

ate Yoyakimu nga ye kitaawe wa Eriyasibu,

ne Eriyasibu nga ye kitaawe wa Yoyaada,

Read full chapter

(A)ne nkomawo e Yerusaalemi, ne manyisibwa ekibi Eriyasibu kye yali akoze, bwe yawa Tobiya ekisenge mu mpya z’ennyumba ya Katonda.

Read full chapter

28 (A)Omu ku batabani ba Yekoyaada, mutabani wa Eriyasibu kabona omukulu yali mukoddomi wa Sanubalaati Omukoloni. Ne mmugoba we ndi.

Read full chapter