Add parallel Print Page Options

30 (A)Era buli luviiri oluli ku mitwe gyammwe lwabalibwa. 31 (B)Kale temweraliikiriranga kubanga mmwe muli ba muwendo munene eri Kitammwe okusinga enkazaluggya ennyingi.

32 (C)“Buli muntu alinjatulira mu maaso g’abantu, nange ndimwatulira mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.

Read full chapter