Add parallel Print Page Options

(A)Kubanga ndifuka amazzi ku ttaka
    eririna ennyonta n’enzizi ku ttaka ekkalu.
Ndifuka Omwoyo wange ku zadde lyo,
    era n’omukisa gwange ku bazzukulu bo.

Read full chapter

29 (A)Siribakisa maaso gange nate, bwe ndifuka Omwoyo wange ku nnyumba ya Isirayiri, bw’ayogera Mukama Katonda.”

Read full chapter

Mukama Afuka Omwoyo We ku Bantu Be

28 (A)“Awo olulituuka oluvannyuma lw’ebyo,
    ndifuka Omwoyo wange ku bantu bonna.
Batabani bammwe ne bawala bammwe balitegeeza eby’omu maaso;
    abakadde baliroota ebirooto,
    n’abavubuka bammwe balyolesebwa.
29 (B)Mu biro ebyo
    ndifuka Omwoyo wange ku baweereza bange abasajja n’abakazi.

Read full chapter

34 (A)Naye omu ku baserikale n’amufumita effumu mu mbiriizi, amangwago ne muvaamu omusaayi n’amazzi.

Read full chapter

37 (A)Era ekyawandiikibwa ekirala kigamba nti, “Balimulaba oyo gwe baafumita.”

Read full chapter

(A)Laba, ajja n’ebire,
    na buli liiso lirimulaba,
n’abaamufumita balimulaba,
    era n’amawanga gonna ku nsi galimukungubagira.
Weewaawo. Amiina!

Read full chapter