Add parallel Print Page Options

(A)Kale omuntu wa kukkakkanyizibwa,
    omuntu wa kussibwa wansi.
    Mukama, tobasonyiwa!

Read full chapter

22 (A)“Obabonereze olw’obutali butuukirivu bwabwe bwonna,
    nga nze bwe wambonereza.
Okusinda kwange kungi
    n’omutima gwange guzirika.”

Read full chapter

27 (A)Olw’okubanga Mukama yali tagambye nti alisaanyaawo erinnya lya Isirayiri wansi w’eggulu, n’atuma Yerobowaamu II mutabani wa Yowaasi okubalokola.

Read full chapter

Ya Mukulu wa Bayimbi. Zabbuli ya Dawudi. Nnabbi Nasani bwe yajja eri Dawudi, Dawudi ng’amaze okutwala Basuseba n’okutemula bba, Uliya.

51 (A)Onsaasire, Ayi Mukama,
    ggwe alina okwagala okutaggwaawo.
Olw’okusaasira kwo okungi
    nziggyaako ebyonoono byange byonna.

Read full chapter

27 (A)Bavunaane omusango kina gumu,
    era tobaganya kugabana ku bulokozi bwo.
28 (B)Bawanduukululwe mu kitabo ky’obulamu;
    baleme kulabika ku lukalala lw’abatuukirivu.

Read full chapter

14 (A)Mukama ajjukirenga ebyonoono bya bakadde be;
    n’ekibi kya nnyina kireme kwerabirwanga.

Read full chapter

23 (A)Naye Ayi Mukama, gw’omanyi byonna,
    bye bateesa banzite.
Tobasonyiwa byonoono byabwe
    wadde okusangulawo ebibi byabwe mu maaso go.
Obawangulire ddala,
    era obabonereze mu kiseera ky’obusungu bwo.

Read full chapter