Add parallel Print Page Options

30 (A)Era ku lunaku olwo baliwuumira ku munyago gwabwe
    ng’ennyanja eyira.
Omuntu yenna bw’alitunuulira ensi,
    aliraba ekizikiza n’ennaku;
    n’ekitangaala kiribuutikirwa ebire ebikutte.

Read full chapter

42 (A)Balina obusaale n’amafumu,
    bakambwe si ba kisa.
Beebagadde embalaasi zaabwe
    ne baba ng’amayengo agawuluguma mu nnyanja;
bali ng’abasajja abalwanyi abajjira mu nnyiriri z’entalo
    okukulumba, ggwe Muwala wa Babulooni.

Read full chapter

42 (A)Ennyanja eribuutikira Babulooni;
    amayengo gaayo agawuluguma galigisaanikira.

Read full chapter