Añadir traducción en paralelo Imprimir Opciones de la página

15 (A)“Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda eri Ttuulo nti, Ebifo ebiri ku lubalama lw’ennyanja tebirikankana olw’okubwatuka olw’okugwa kwo, abaliba balumizibbwa bwe balisinda, n’abalala ne battibwa wakati mu ggwe?

Read full chapter

(A)Si ekyo kyokka n’enfugo n’emivule gya Lebanooni,
    nagyo gikuyeeyeereza nti,
“Kasookanga ogwa
    tebangayo ajja kututema.”

Read full chapter

22 (A)Naye ate nga walibaawo abamu abaliwona, abaana aboobulenzi n’aboobuwala abaliggibwamu. Balijja gy’oli, era bw’oliraba enneeyisa yaabwe n’ebikolwa byabwe, olikkiriza akabi ke ndeese ku Yerusaalemi, buli kabi ke mmuleeseeko.

Read full chapter

31 (A)“Era Falaawo, bw’alibalaba, alyekubagiza olw’eggye lye eryattibwa n’ekitala, bw’ayogera Mukama Katonda.

Read full chapter

15 (A)Naye ossibbwa wansi emagombe,
    ku ntobo y’obunnya.

Read full chapter

18 (A)“Omwana w’omuntu, kaabirako ku nkuyanja y’abantu b’e Misiri, obasindike emagombe ye n’abawala bannaggwanga abaayatiikirira, n’abo abakka mu bunnya.

Read full chapter