Add parallel Print Page Options

19 (A)N’oluvannyuma n’apima ekibangirizi okuva omulyango ogw’Ebuvanjuba we gukoma okutuuka ebweru ow’oluggya olw’omunda, ze mita amakumi ataano. Waaliwo n’omulyango ogw’Obukiikakkono. N’ekibangirizi okuva ku mulyango ogwo we gukoma okutuuka ebweru w’oluggya olw’omunda nakyo kyali mita amakumi ataano.

Read full chapter

19 Then he measured the distance from the inside of the lower gateway to the outside of the inner court;(A) it was a hundred cubits[a](B) on the east side as well as on the north.

Read full chapter

Footnotes

  1. Ezekiel 40:19 That is, about 175 feet or about 53 meters; also in verses 23, 27 and 47

18 (A)be baayimiriranga ku ludda olw’ebuvanjuba olwa wankaaki ya Kabaka, era gwe mulimu gwabwe n’okutuusa leero. Abo be baali abaggazi ab’omu kika ky’Abaleevi.

Read full chapter

18 being stationed at the King’s Gate(A) on the east, up to the present time. These were the gatekeepers belonging to the camp of the Levites.

Read full chapter

(A)Ku lunaku olw’omwezi ogwakaboneka anaawangayo ente ennume nga nto eteriiko kamogo, n’abaana b’endiga mukaaga n’endiga ennume nga nkulu, ebitaliiko kamogo;

Read full chapter

On the day of the New Moon(A) he is to offer a young bull, six lambs and a ram, all without defect.(B)

Read full chapter

23 (A)Okuva ku mwezi okutuuka ku mwezi, n’okuva ku ssabbiiti okutuuka ku ssabbiiti, bonna abalina omubiri banajjanga okusinziza mu maaso gange,” bw’ayogera Mukama Katonda.

Read full chapter

23 From one New Moon to another and from one Sabbath(A) to another, all mankind will come and bow down(B) before me,” says the Lord.

Read full chapter