Add parallel Print Page Options

Ekyoto eky’Okwoterezangako Obubaane

25 (A)Yakola ekyoto, mu miti gy’akasiya, okwoterezangako obubaane, nga kyenkanankana sentimita amakumi ana mu ttaano buli ludda mu buwanvu ne mu bugazi; n’obugulumivu bwa sentimita kyenda; n’amayembe gaakyo nga gali mu muti gumu nakyo. 26 Ekyoto yakisiigako zaabu omuka kyonna, waggulu ne mu mbiriizi ne ku mayembe, n’akolerako omuge ogwa zaabu okukyebungulula. 27 (B)Wansi w’omuge mu mbiriizi z’ekyoto zombi, yakolerako empeta bbiri eza zaabu, okuyisangamu emisituliro gyakyo nga wabaddewo gye kitwalibwa. 28 (C)Emisituliro yagikola mu muti gwa akasiya, n’agisiigako zaabu.

Read full chapter

The Altar of Incense(A)

25 They made the altar of incense(B) out of acacia wood. It was square, a cubit long and a cubit wide and two cubits high[a]—its horns(C) of one piece with it. 26 They overlaid the top and all the sides and the horns with pure gold, and made a gold molding around it. 27 They made two gold rings(D) below the molding—two on each of the opposite sides—to hold the poles used to carry it. 28 They made the poles of acacia wood and overlaid them with gold.(E)

Read full chapter

Footnotes

  1. Exodus 37:25 That is, about 1 1/2 feet long and wide and 3 feet high or about 45 centimeters long and wide and 90 centimeters high