Add parallel Print Page Options

Abeesigwa n’Abatambuza Eŋŋambo

12 (A)Omuntu atalina magezi anyooma muliraanwa we,
    naye omuntu ategeera akuuma olulimi lwe.

Read full chapter

Ya Mukulu wa Bayimbi. Zabbuli ya Dawudi.

41 (A)Alina omukisa asaasira omunaku;
    Mukama amulokola ku lunaku olw’akabi.

Read full chapter

17 (A)Oyo akwatirwa omwavu ekisa awola Mukama,
    era Mukama alimusasula olw’ekikolwa kye ekyo.

Read full chapter