Add parallel Print Page Options

26 (A)Naye Peetero n’amuyimusa n’amugamba nti, “Golokoka! Nange ndi muntu buntu.”

Read full chapter

17 (A)Eriya yali muntu ddala nga ffe, naye bwe yeewaayo n’asaba enkuba ereme okutonnya, enkuba teyatonnya okumalira ddala emyaka esatu n’ekitundu!

Read full chapter

(A)era n’eyo ne babuulirirayo Enjiri.

Read full chapter

Balunabba ne Pawulo badda mu Antiyokiya eky’omu Siriya

21 (A)Ne babuulira Enjiri mu kibuga ekyo, era abantu bangi ne bakkiriza. Ne baddayo mu Lusitula, ne mu Ikoniya, ne mu Antiyokiya,

Read full chapter

32 “Ne kaakano tubategeeza nti, Katonda kye yasuubiza bajjajjaffe

Read full chapter

21 (A)Temukyukanga okugoberera ebintu ebitaliimu, ebitayinza kubagasa wadde okubawonya, kubanga tebiriimu nsa.

Read full chapter

(A)Kale ku nsonga eno ey’okulya ebiweereddwayo eri bakatonda abalala, tumanyi bakatonda abalala bwe bataliimu nsa. Era tumanyi nga waliwo Katonda omu yekka, tewali mulala.

Read full chapter

(A)Kubanga bo bennyini batubuulira engeri gye mwatwanirizaamu, ne bwe mwakyuka okuleka bakatonda abalala ne mudda eri Katonda omulamu era ow’amazima,

Read full chapter

16 (A)Simooni Peetero n’addamu nti, “Ggwe Kristo, Omwana wa Katonda omulamu.”

Read full chapter

Entandikwa

(A)Ku lubereberye Katonda yatonda eggulu n’ensi.

Read full chapter

22 (A)Waliwo ku bakatonda ababajje bannaggwanga asobola okutonnyesa enkuba?
    Eggulu ku bw’alyo lisobola okuleeta enkuba?
Nedda, wabula ggwe, Ayi Mukama Katonda waffe.
    Noolwekyo essuubi lyaffe liri mu ggwe,
    kubanga ggwe okola bino byonna.

Read full chapter

(A)eyakola eggulu n’ensi
    n’ennyanja ne byonna ebirimu,
    era omwesigwa emirembe gyonna.

Read full chapter

(A)N’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka nti, “Mutye Katonda era mwolese obukulu bwe, kubanga ekiseera kituuse alamule. Mumusinze oyo eyakola eggulu n’ensi, n’ennyanja, n’ensulo z’amazzi zonna.”

Read full chapter