Deuteronomy 3:3-5
New Catholic Bible
3 The Lord, our God, delivered Og, the king of Bashan, and all his people into our hands. We continued to attack them until there was not a single survivor left. 4 This was when we captured all of his cities. There was not a single city that we did not take from them, sixty in all, the entire region of the Argob, the kingdom of Og of Bashan. 5 All of these cities were fortified with high walls, gates, and bars. There were also a great number of unfortified cities.
Read full chapter
Deuteronomy 3:3-5
King James Version
3 So the Lord our God delivered into our hands Og also, the king of Bashan, and all his people: and we smote him until none was left to him remaining.
4 And we took all his cities at that time, there was not a city which we took not from them, threescore cities, all the region of Argob, the kingdom of Og in Bashan.
5 All these cities were fenced with high walls, gates, and bars; beside unwalled towns a great many.
Read full chapter
Ekyamateeka Olwokubiri 3:3-5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Bw’atyo Mukama Katonda waffe n’agabula ne Ogi Kabaka w’e Basani mu mukono gwaffe awamu n’eggye lye lyonna. Ne tubatta bonna obutalekaawo muntu n’omu. 4 (B)Era mu kiseera ekyo ne tuwamba ebibuga bye byonna ne tubitwala. Ebibuga enkaaga byonna tekwaliko kibuga na kimu kye tutaabatwalako, ne tutwala amatwale gonna aga Alugobu ag’obwakabaka bwa Ogi mu Basani. 5 Ebibuga ebyo byonna byali bizimbiddwa mu bigo eby’ebisenge ebiwanvu, n’emizigo egy’emitayimbwa, ng’okwo kw’ogatta n’obubuga obw’omu byalo obutaaliko bisenge.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
