Add parallel Print Page Options

13 (A)Obanga omusaayi gw’embuzi, n’ente ennume, n’evvu ly’ente enduusi, bimansirwa ku abo abalina ebibi, ne bibatukuza mu mubiri;

Read full chapter

22 (A)tusembere awali Katonda n’omwoyo ogw’amazima ogujjudde okukkiriza nga tulina emitima egitukuzibbwa okuva mu ndowooza embi, era nga n’emibiri gyaffe ginaazibbwa n’amazzi amatukuvu.

Read full chapter

(A)Nnaazaako obutali butuukirivu bwange,
    ontukulize ddala okuva mu kibi kyange.

Read full chapter

(A)Onnaaze n’ezobu[a] ntukule
    onnaaze ntukule n’okusinga omuzira.

Read full chapter

Footnotes

  1. 51:7 Ezobu kimera ekisangibwa mu Asiya, era kikozesebwa okutuukiriza obulombolombo obw’enjawulo okutukuzibwa, mu Baebbulaniya

(A)“Ku lunaku olwo, ndiggya amannya ga bakatonda abalala okuva mu nsi, galeme kuddayo kujjukirwa, era nzigye bannabbi n’omwoyo ogutali mulongoofu mu nsi,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye.

Read full chapter