Add parallel Print Page Options

12 (A)Mukama alamule wakati wange naawe. Mukama akusasule ng’ebikolwa ebibi byonna by’onkoze bwe biri, naye nze siriyimusa mukono gwange ku ggwe.

Read full chapter

Zabbuli ya Dawudi.

35 (A)Ayi Mukama, wakanya abo abampakanya,
    lwanyisa abo abannwanyisa.

Read full chapter

23 (A)Golokoka ojje onnyambe;
    nnwanirira Ayi Katonda wange era Mukama wange.

Read full chapter

(A)Nnaagumikirizanga Mukama bw’anaabanga ambonereza,
    kubanga nnyonoonye mu maaso ge,
okutuusa lw’alimpolereza,
    n’anziza buggya.
Alindeeta mu kitangaala,
    era ndiraba obutuukirivu bwe.

Read full chapter

43 (A)Ayi Katonda, onnejjeereze
    omponye eggwanga eritatya Katonda
    ondokole mu mikono gy’abantu abalimba, abakola ebibi.

Read full chapter

134 (A)Mponya okujooga kw’abantu,
    bwe ntyo nkwatenga ebiragiro byo.

Read full chapter

154 (A)Ompolereze, onnunule,
    onzizeemu obulamu nga bwe wasuubiza.

Read full chapter