Add parallel Print Page Options

(A)Salaayi n’agamba Ibulaamu nti, “Ekibi ekinkoleddwako kibeere ku ggwe. Nakuwa omuweereza wange mu kifuba kyo naye bw’alabye ng’ali lubuto n’annyooma. Mukama atulamule nze naawe!”

Read full chapter

53 (A)Katonda wa Ibulayimu, era Katonda wa Nakoli,[a] Katonda wa kitaabwe atulamule.”

Yakobo naye n’alayirira bw’atyo Katonda, Entiisa ya kitaawe Isaaka.

Read full chapter

Footnotes

  1. 31:53 Nakoli yali muganda wa Ibulayimu (11:26) ate era jjajja wa Labbaani (24:24, 29). Labbaani yasinzanga bakatonda bangi.

(A)Naye nze, nzija kunoonya Katonda
    era mmulekere ensonga zange.

Read full chapter

27 (A)Kaakano sirina kye nkusobezza naye ggwe onnumbye okulwana nange. Kale Mukama, Omulamuzi, leero alamule wakati w’abaana ba Isirayiri n’abaana ba Amoni.’ ”

Read full chapter

10 (A)Mukama nga bw’ali omulamu, Mukama yennyini yali mukuba. Luliba lumu, olunaku lwe lulituuka n’afa, oba aligenda mu lutalo n’azikiririra eyo.

Read full chapter