Add parallel Print Page Options

(A)ku bo kwe kwali Akiya eyali ayambadde ekkanzu ey’obwakabona[a] nga ye mutabani wa Akitubu, muganda wa Ikabodi, mutabani wa Finekaasi, mutabani wa Eri, kabona wa Mukama mu Siiro. Tewali yamanya nti Yonasaani agenze.

Read full chapter

Footnotes

  1. 14:3 Ekkanzu ey’Obwakabona (Efodi) yalingamu Wurimu ne Sumimu ebyakozesebwanga okwebuuza ku Katonda

(A)Naye Dowegi Omwedomu eyali ayimiridde awamu n’abaserikale ba Sawulo n’ayogera nti, “Nalaba mutabani wa Yese ng’agenda eri Akimereki mutabani wa Akitubu e Nobu.

Read full chapter

19 (A)N’atta n’ekitala abatuuze bonna ab’e Nobu, abasajja, n’abakazi, n’abaana abatoototo, n’abaana abawere, era n’ente, n’endogoyi, n’endiga ebyali mu kibuga kya bakabona.

Read full chapter

32 (A)ne mu Anasosi, ne mu Nobu, ne mu Ananiya,

Read full chapter

32 (A)Olwa leero bajja kusibira Nobu,
    balyolekeza ekikonde kyabwe
eri olusozi lwa Muwala wa Sayuuni,
    akasozi ka Yerusaalemi.

Read full chapter

(A)Samwiri n’akola ekyo Mukama kye yamulagira. Bwe yatuuka e Besirekemu abakulu b’ekibuga ne bakankana olw’okutya bwe baamusisinkana era ne bamubuuza nti, “Ojja mirembe?”

Read full chapter