Add parallel Print Page Options

28 (A)Awo Isirayiri yenna ne bambusa essanduuko ey’endagaano ya Mukama nga baleekaana n’amaloboozi ag’essanyu, n’eddoboozi ery’eŋŋombe, ery’amakondeere, n’ebitaasa, era nga bakuba nnyo entongooli n’ennanga.

Read full chapter

28 So all Israel(A) brought up the ark of the covenant of the Lord with shouts,(B) with the sounding of rams’ horns(C) and trumpets, and of cymbals, and the playing of lyres and harps.

Read full chapter

Benaya ne Yakaziyeeri bakabona be baafuuwanga amakondeere bulijjo mu maaso g’essanduuko ey’endagaano ya Katonda.

Read full chapter

and Benaiah and Jahaziel the priests were to blow the trumpets regularly before the ark of the covenant of God.

Read full chapter

(A)Bakabona ne bayimirira mu bifo byabwe, n’Abaleevi nabo mu bifo byabwe nga bakutte ebivuga bya Mukama, kabaka Dawudi bye yali akoze olw’okutenderezanga Mukama, buli lwe yeebazanga Mukama ng’agamba nti, “Okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.” Ku luuyi olwaddirira Abaleevi, bakabona ne bafuuwa amakondeere, Isirayiri yenna n’ayimirira.

Read full chapter

The priests took their positions, as did the Levites(A) with the Lord’s musical instruments,(B) which King David had made for praising the Lord and which were used when he gave thanks, saying, “His love endures forever.” Opposite the Levites, the priests blew their trumpets, and all the Israelites were standing.

Read full chapter