Yeremiya 7:34
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
34 (A)olwo nga nkomezza amaloboozi ag’okusanyuka n’okujaguza, n’eddoboozi ly’omusajja awasa n’ery’omugole we mu bibuga bya Yuda ne mu nguudo za Yerusaalemi, olwo ensi ng’efuuse matongo.
Read full chapter
Jeremiah 7:34
New International Version
34 I will bring an end to the sounds(A) of joy and gladness and to the voices of bride and bridegroom(B) in the towns of Judah and the streets of Jerusalem,(C) for the land will become desolate.(D)
Jeremiah 7:34
King James Version
34 Then will I cause to cease from the cities of Judah, and from the streets of Jerusalem, the voice of mirth, and the voice of gladness, the voice of the bridegroom, and the voice of the bride: for the land shall be desolate.
Read full chapter
Isaaya 1:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Emyezi gyammwe Egibonese n’embaga zammwe ez’ennaku entukuvu,
emmeeme yange ebikyaye,
binfuukidde omugugu,
nkooye okubigumiikiriza.
Isaiah 1:14
King James Version
14 Your new moons and your appointed feasts my soul hateth: they are a trouble unto me; I am weary to bear them.
Read full chapter
Yeremiya 16:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Kubanga kino Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri, ky’agamba nti, “Nga weerabirako n’amaaso go, mu nnaku z’obulamu bwo, ndikomya eddoboozi ery’essanyu era n’ery’okwesiima ery’abagole omusajja ne mukyala we mu kifo kino.
Read full chapter
Jeremiah 16:9
New International Version
9 For this is what the Lord Almighty, the God of Israel, says: Before your eyes and in your days I will bring an end to the sounds(A) of joy and gladness and to the voices of bride(B) and bridegroom in this place.(C)
Jeremiah 16:9
King James Version
9 For thus saith the Lord of hosts, the God of Israel; Behold, I will cause to cease out of this place in your eyes, and in your days, the voice of mirth, and the voice of gladness, the voice of the bridegroom, and the voice of the bride.
Read full chapter
Koseya 3:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Era bwe batyo abaana ba Isirayiri bwe balibeera okumala ennaku ennyingi nga tebalina kabaka newaakubadde omulangira, nga tebakyawaayo ssaddaaka eri bakatonda abalala, newaakubadde okusinza amayinja amawonge oba bakatonda abalala, wadde efodi.
Read full chapter
Hosea 3:4
King James Version
4 For the children of Israel shall abide many days without a king, and without a prince, and without a sacrifice, and without an image, and without an ephod, and without teraphim:
Read full chapter
Amosi 8:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Embaga zammwe ez’eddini ndizifuula mikolo gya kukungubaga
era okuyimba kwammwe kwonna kulifuuka kukaaba.
Mwenna nzija kubatuusa ku kwambala ebibukutu
n’emitwe gyammwe mugimwe.
Olunaku olwo ndilufuula ng’olw’okukungubagira omwana owoobulenzi omu yekka,
era n’enkomerero yaabyo ekaayire ddala.
Amos 8:10
New International Version
Amos 8:10
King James Version
10 And I will turn your feasts into mourning, and all your songs into lamentation; and I will bring up sackcloth upon all loins, and baldness upon every head; and I will make it as the mourning of an only son, and the end thereof as a bitter day.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.