Add parallel Print Page Options

(A)Mukama Katonda n’ameza mu ttaka buli muti ogusanyusa amaaso era omulungi okulya. N’ateeka omuti ogw’obulamu, n’omuti ogw’okumanya ekirungi n’ekibi wakati mu nnimiro.

Read full chapter

The Lord God made all kinds of trees grow out of the ground—trees(A) that were pleasing to the eye and good for food. In the middle of the garden were the tree of life(B) and the tree of the knowledge of good and evil.(C)

Read full chapter

30 (A)Ekibala ky’omutuukirivu muti gwa bulamu,
    era n’oyo asikiriza emyoyo gy’abantu ne balokoka wa magezi.

Read full chapter

30 The fruit of the righteous is a tree of life,(A)
    and the one who is wise saves lives.

Read full chapter

(A)Alina amatu, awulire Omwoyo ky’agamba Ekkanisa ezo. Oyo awangula ndimuwa okulya ku muti ogw’obulamu oguli mu nnimiro ya Katonda.

Read full chapter

Whoever has ears, let them hear(A) what the Spirit says to the churches. To the one who is victorious,(B) I will give the right to eat from the tree of life,(C) which is in the paradise(D) of God.

Read full chapter