Add parallel Print Page Options

13 (A)emmeeza n’emisituliro gyayo ne byonna ebigibeerako, n’emigaati gya Mukama egy’okulaga;

14 (B)ekikondo ky’ettaala n’ebigenderako, ettaala n’amafuta gaazo;

15 (C)ekyoto eky’okwoterezaamu obubaane n’emisituliro gyakyo; amafuta ag’okwawula, n’obubaane obw’akawoowo;

olutimbe olw’omu mulyango oguyingira mu Weema ya Mukama;

Read full chapter