1 Samwiri 10:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Obubonero obwo bwe bunaatuukirira, kola kyonna ky’onoolaba nga kituufu, kubanga Katonda ali wamu naawe.
Read full chapter
Omubuulizi 11:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Ku makya siga ensigo zo,
n’akawungeezi toddiriza mukono gwo;
kubanga tomanyi eziryala,
zino oba ziri,
oba zombi ziriba nnungi.
Abaruumi 12:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)mu kunyiikira so si mu kugayaala. Musanyukirenga mu mwoyo nga muweereza Mukama,
Read full chapter
Abakkolosaayi 3:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 Buli kye mukola mukikole ng’abakolera Mukama waffe so si abantu,
Read full chapter
Okubala 16:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
33 Baagwayo wansi mu gunnya nga balamu, n’ebintu byabwe byonna bye baalina; ensi n’ebabuutikira, ne basaanirawo ddala okuva mu bannaabwe.
Read full chapter
Omubuulizi 2:24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 (A)Tewali kisingira muntu kulya na kunywa na kusanyukira mu ebyo by’akola. Na kino nkiraba, kiva mu mukono gwa Katonda,
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.