Omubuulizi 9:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Buli omukono gwo kye gugenda okukola, kikole n’amaanyi go gonna; kubanga teri mulimu wadde okulowooza, oba okutegeera wadde amagezi emagombe gy’olaga.
Read full chapter
Yoswa 1:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Tewali n’omu alisobola kubaziyiza ennaku zonna ez’obulamu bwo; nga bwe nabeeranga ne Musa era bwe ntyo bwe nnaabeeranga naawe, sirikuleka wadde okukwabuulira.
Read full chapter
Balam 6:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Malayika wa Mukama Katonda n’amulabikira, n’amugamba nti, “Ggwe omusajja omulwanyi namige. Mukama ali wamu naawe.”
Read full chapter
Abaebbulaniya 13:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Mwewalenga omululu, bye mulina bibamalenga. Kubanga Katonda yagamba nti,
“Sirikuleka
era sirikwabulira n’akatono.”
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.