Add parallel Print Page Options

(A)Tebalina kye bamanyi, era tebategeera.
    Batambulira mu kizikiza;
    emisingi gy’ensi gyonna ginyeenyezebwa.

Read full chapter

(A)Abalabe bange n’abantu ababi bonna
    bwe banannumba nga baagala okunzita,
baneesittala
    ne bagwa.

Read full chapter

(A)Obusungu bwo bubuubuukire ku mawanga
    agatakumanyi,
ne ku bwakabaka
    obutakoowoola linnya lyo.

Read full chapter

(A)Tewali n’omu akoowoola linnya lyo
    oba eyewaliriza okukukwatako,
kubanga watwekweka tetukyalaba maaso go,
    era n’otuwaayo ne tuzikirira olw’ebibi byaffe.

Read full chapter