Add parallel Print Page Options

14 Naye mbonaabona obudde okuziba,
    era buli nkya mbonerezebwa.

15 Singa ŋŋamba nti njogere bwe nti,
    nandibadde mukuusa eri omulembe guno ogw’abaana bo.
16 (A)Bwe nafumiitiriza ntegeere ensonga eyo;
    nakisanga nga kizibu nnyo,

Read full chapter