Add parallel Print Page Options

10 (A)Bye mmanyi ku butuukirivu bwo sisirika nabyo mu mutima gwange,
    naye ntegeeza ku bwesigwa bwo n’obulokozi bwo.
Abantu nga bakuŋŋaanye,
    sirema kubategeeza ku mazima go n’okwagala kwo okungi.

Read full chapter

10 I do not hide your righteousness in my heart;
    I speak of your faithfulness(A) and your saving help.
I do not conceal your love and your faithfulness
    from the great assembly.(B)

Read full chapter