Add parallel Print Page Options

(A)Ne bwe munyiiga ennyo, temusaana kwonoona; musiriikirire,
    mwekebere era mufumiitirize mu mitima gyammwe nga mugalamidde ku bitanda byammwe.
(B)Muweeyo ebiweebwayo ebisaanidde;
    era mwesigenga Mukama.

(C)Waliwo bangi abasaba nti, “Oyongere okutulaga ebirungi, Ayi Mukama,
    otumulisize omusana gw’amaaso go.”

Read full chapter