Font Size
Zabbuli 39:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 39:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Nasirika busirisi, saayasamya kamwa kange;
kubanga kino ggwe wakikola.
1 Bassekabaka 21:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
1 Bassekabaka 21:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
27 (A)Awo Akabu bwe yawulira ebigambo ebyo, n’ayuza engoye ze, n’ayambala ebibukutu n’okusiiba n’asiiba. N’agalamira mu bibukutu, era n’atambula nga yeewombeese.
Read full chapter
Yobu 7:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yobu 7:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Noolwekyo sijja kuziyiza kamwa kange, nzija kwogera okulumwa kw’omutima gwange;
nzija kwemulugunyiza mu bulumi bw’emmeeme yange.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.