Add parallel Print Page Options

(A)ne nnyimba oluyimba olw’okwebaza,
    olwogera ku bikolwa byo ebyewuunyisa.

(B)Ennyumba yo mw’obeera njagala, Ayi Mukama,
    kye kifo ekijjudde ekitiibwa kyo.
(C)Tombalira mu boonoonyi,
    wadde mu batemu,

Read full chapter