Add parallel Print Page Options

19 (A)Laba abalabe bange nga bwe beeyongedde obungi
    n’okunkyawa kwe bankyawamu!

20 (B)Labiriranga obulamu bwange, obamponye;
    tondekanga mu buswavu,
    kubanga ggwe kiddukiro kyange.
21 (C)Amazima n’obulongoofu bindabirirenga,
    essubi lyange liri mu ggwe.

Read full chapter