Add parallel Print Page Options

12 (A)Mwanirize Omwana, mumusembeze Mukama aleme okubasunguwalira
    n’okubazikiriza nga muli mu kkubo lyammwe;
kubanga obusungu bwe bubuubuuka mangu.
    Kyokka bonna abaddukira gy’ali balina omukisa.

Read full chapter

36     (A)Abaana b’abaweereza be balikisikira;
    n’abo abaagala erinnya lya Mukama omwo mmwe banaabeeranga.

Read full chapter

13 (A)Noolwekyo kino Mukama Ayinzabyonna ky’agamba:

“Abaweereza bange bajja kulya,
    naye mmwe mujja kulumwa enjala,
abaweereza bange bajja kunywa,
    naye mmwe mulumwe ennyonta;
abaweereza bange bajja kujaguza,
    naye mmwe mukwatibwe ensonyi.

Read full chapter