Zabbuli 119:165
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
165 (A)Abo abaagala amateeka go bali mu ddembe lingi;
tewali kisobola kubeesittaza.
Abaruumi 14:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Kubanga obwakabaka bwa Katonda si kulya na kunywa, wabula butuukirivu na mirembe, na ssanyu mu Mwoyo Omutukuvu.
Read full chapter
Yakobo 3:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Era ekibala eky’obutuukirivu kiva mu abo abakolerera emirembe.
Read full chapter
Isaaya 30:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)Weewaawo bw’ati bw’ayogera Mukama Ayinzabyonna Omutukuvu wa Isirayiri nti,
“Mu kwenenya ne mu kuwummula mwe muli obulokozi bwammwe,
mu kusiriikirira ne mu kwesiga mwe muli amaanyi gammwe,
naye temufuddeeyo.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.