Font Size
                  
                
              
            
Zabbuli 104:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 104:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
33 (A)Nnaayimbiranga Mukama obulamu bwange bwonna;
    nnaayimbanga nga ntendereza Katonda wange ennaku zonna ze ndimala nga nkyali mulamu.
Zabbuli 28:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 28:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Owulire eddoboozi ery’okwegayirira kwange,
    nga mpanise emikono gyange
okwolekera ekifo kyo ekisinga byonna obutukuvu,
    nga nkukaabirira okunnyamba.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB) 
    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.