Add parallel Print Page Options

Weebaze Mukama, ggwe emmeeme yange,
    era teweerabiranga birungi bye byonna.
(A)Asonyiwa ebibi byo byonna,
    n’awonya n’endwadde zo zonna.

Read full chapter